DOWNLOAD Silver Kyagulanyi – Ekisa Ekinondola MP3
DOWNLOAD Silver Kyagulanyi - Ekisa Ekinondola MP3 + LYRICS
If you’re looking for a song that’s truly captivating, then you need to listen to Ekisa Ekinondola from Silver Kyagulanyi! This song will have you up on your feet and dancing in no time with its toe-tapping beats and entrancing lyrics! Don’t miss out on this amazing jam and add it to your music playlist today!
Sylver Kyagulanyi is a creative force to be reckoned with! As a musician, music producer, songwriter and advocate – he’s made a big name for himself in Uganda over the last ten years, with his songwriting prowess. But his talents don’t end there; in 2019, Sylver was among the 144 Lawyers enrolled as Advocates at the High Court in Kampala, making him a true innovator in the world of law.
We would be so grateful if you could take a moment to provide feedback about the music you just downloaded. Your opinion means a lot to us and helps us to give you better service in the future. If you’re looking for more music from your favorite artists, please check out Zummy.Com.Ng or give us a call/Whatsapp on 09055878722 – we’d be happy to help. Thank you so much!
Listen and share your thoughts below!
Check Out Video below:
CHECK OUT LYRICS BELOW:
Ndi ndiga etayawula muddo
Oluusi ndya buli Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Nga akaweewo akanuuse obugere Wakati mu mpologoma Naye ekisa Kyo era nekinkuumaWaliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Nali muzibe Ng’ebyensi ey’omwoyo sibimanyi Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Nali muto Nga ndaba omusota nensembera Naye ekisa Kyo era nekinkuuma Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Ndaba ndiga Naye ng’emisege gyemingi Gyambadde amaliba g’endiga Giri mu kusolobeza okundya Laba ekisa bwekimbalula Kimpisa ku mumwa gw’empiri Laba bwekitegulula emitego Ekisaaa…
Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka Waliwo ekisa ekinondoola kyeneewunya Okuva obuto bwange Mukama omukono Gwo ngulabye Ekisa ekinondoola Ekitaŋanya era kugwa Ekisa ekyo kyenekola kintuuse eka
Do you find Zummy useful? Click here to give us five stars rating!